Joined May 2017
1,051 Photos and videos
Are you ready?
9
There We Go!
1
9
Muteesa I Royal University (MRU) Staff Symposium under the theme, “Innovation and Sustainability in Higher Education: Strides in Building the Hallmarks of a 21st-Century University.”
1
18
Omuyimbi Mansoor Ssemanda (King Saha) akyaddeko Embuga n’asisinkana Katikkiro Charles Peter Mayiga. @kingsaha_256
2
22
Bazzukulu ba Nankere ab'Emmamba Kakoboza basitukidde mu mpaka z'Ebika by'Abaganda mu muzannyo gw'omupiia gw'ebigere, bwe bakubye bazzukulu ba Mugema ab'Enkima goolo 4-3 mu kakodyo k'okusimula peneti oluvannyuma lw'okugwa amaliri 0-0 mu ddakiika eky'enda.
1
1
9
1
1
11
Bazzukulu ba Nankere ab'Emmamba Kakoboza basitukidde mu mpaka z'Ebika by'Abaganda mu muzannyo gw'omupiira gw'ebigere, bwe bakubye bazzukulu ba Mugema ab'Enkima goolo 4-3 mu kakodyo k'okusimula peneti oluvannyuma lw'okugwa amaliri 0-0 mu ddakiika eky'enda.
1
1
11
Dont Miss!
1
1
23
Happy Uganda Martry's Day #martry'sday
1
9
1
1
1
26
Henry Mutumba, Ssenkulu wa Kabaka UK ne Ireland, ku lw'olukiiko lwe, beeyamye okutuusa obuweereza obutaliiko kkomo okusobola okuyamba abantu mu ngeri ez’enjawulo omuli; okusoma, obujjanjabi, okuyiga eby'obulimi, n'okufuna amazzi amayonjo.
1
3
34
Ssalongo Geoffrey Kibuuka, omubaka wa Kabaka atwala e Ssaza lya UK ne Northern Ireland, yeebazizza Ssaabasajja Kabaka okutandikawo ekitongole kino okuyamba abantu abalina okusomoozebwa okw'enjawulo naddala abantu abasula mu mugotteko n'abalina endwadde ezitali zimu.
4
27
Ku mukolo guno Ssaabasajja Kabaka yebazizza abo bonna abakwatiddeko ekitongole kino okutuukiriza omulamwa ogwakitandisaawo era n'asaba abantu okwongera okukwasizaako ekitongole kino okulaba nga kituusa obuweereza eri abantu. Obubaka bwa Kabaka busomeddwa Omumbejja Joan Nassolo..
1
1
3
76
Kabaka foundation (UK chapter) ejaguzza okuweza emyaka 30 Omukolo gutegekeddwa ku Royal National Hotel e London mu Bungereza, okujaguza ebituukiddwako mu myaka 30 okuva Ssaabasajja Kabaka atandikawo ekitongole kino. Ettabi lye Bungereza nalyo lijaguzza okuweza emyaka 30 .
1
5
57
Hon. Hassan Kaps Fungaroo, Omubaka wa Obongi County akyaddeko Embuga ng'awerekeddwako abamu ku bawagizi be era abantu b'ekitundu ky'akiikirira mu Paalamenti. Ku lwa Katikkiro, ono ayaniriddwa Omuk. Peter Zzaake ne Omuk. David Ntege abamulambuza ebimu ku bifo ebyenkizo mu Bulange
1
25
3
13
There you go
2
13
Don't Miss!
2
11
Katikkiro Charles Peter Mayiga asisinkanye abamu ku batongole, nga bano be baami ba Kabaka abamukulembererako abantu be ku mutendera gw'ekyalo, ensisinkano ebadde mu Bulange e Mmengo.
3
12
255
2
34